LINA ZEDRIGA ATANDISE EMIRIMU GYA NUP: Aweze okulwanirira bannakibiina abali mu makomera
Автор: Spark TV Uganda
Загружено: 2026-03-17
Просмотров: 31
Описание: Omumyuka w’akulira ekibiina ki National Unity Platform Lina Zedriga leero atandise emirimu gye nga pulezidenti wa NUP ow'ekiseera mu butongole, oluvannyuma lwa mukama we Robert Kyagulanyi Ssentamu okumulonda agyire nga amukwatirako mu kaseera kano nga yye ali bweru wa ggwanga. Zedriga atubuulidde nti mu kiti kino wakufuba okulaba nga agoberera ennono, n’amateeka g’ekibiina, kimuyambe obutava ku mulamwa. Aweze nti mu bbanga lino wakufuba okubanga bannakibiina abali mu makomera ku misango egy'enjawulo
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: