SSEMAKA ATUTTE MUKYALA WE MU B'OBUYINZA: Abadde amulemesa okutunda ekibanja kye n'ennyumba
Автор: Spark TV Uganda
Загружено: 2026-03-17
Просмотров: 1224
Описание:
Nnanyinimu e Kayunga atutte mukyala we mu b’obuyinza nga amulanga kumulemesa kutunda kibanja kye na nyumba.
Bano kkooti yali yabaawukanya kati emyaka 20 emabega nga omusajja takyabeera waka.
Kati omusajja bweyalabye abaana nga bakuze kwekusalawo atunde ekibanja ne n’enyumba omukazi kyeyawakanyizza n’amutegeeza bwaba ayagala akomewo awaka bakuze abazzukulu.
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: