Eby’entambula mu Kampala: Poliisi etegeezezza nga bw’eddirizza mu biragiro
Автор: Akawungeezi
Загружено: 2024-01-15
Просмотров: 6579
Описание:
Wadde entambula naddala ku nguudo ezitalwa abakungu e Munonyo yabadde esuubirwa okubeera eyakaweerege naddala eri abantu ababulijjo , olw'olukungaana lwa NAM, kino okutwaliza awamu sibwekibadde .Poliisi yali erangiridde nga enguudo ezimu bwezigenda okuteekebwako ekkomo ,wabula kitegeerekese nti kino kyakubeerawo nga waliwo abagenyi abayitawo so si kagenderere. Okusinzira ku poliisi y’ebidduka Oluguudo lwa Kampala - Entebbe Express way lwe luguddo olukulu olutwala abakungu abagenda okwetaba mu lukugungana lw'a mawanga ga nampawengwa oba NAM.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: