Okuwozesa Kanyamunyu kutandise, waliwo amulumirizza okutta Akena
Автор: NTVUganda
Загружено: 2020-01-08
Просмотров: 21580
Описание:
Kkooti enkulu etandise okuwulira obujulizi obuluma Mathew Kanyamunyi ne muganzi we Cynthia Munywangari.Bano bavunaanibwa okutta Kenneth Akena mu mwaka gwa 2016. Kkooti esoose kuwulira bujulizi okuva ku basawo b'eddwaliro lya Univic Medical Center, Kanyamunyu ne Munywangari gyebatwala Akena nga amaze okukubibwa essasi mu kifuba. Wabula eyali omukuumi we ddwaliro lye Nakasero ategezezza kkooti nti Akena nga tannafa yategeeza abasawo nti Kanyamunyu ne Munywangari beebamukubye essassi.Bano omusango gw'okutta Akena bagwegaanye.#NTVNews
Subscribe to Our Channel
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: