Aba NRM ne NUP batalaaze ebyalo e Luweero mu kampeyini
Автор: Akawungeezi
Загружено: 2025-11-12
Просмотров: 5195
Описание:
E Luweero abavuganya ku bifo eby’enjawulo mu kitundu kino bemulugunyizza eri akakiiko k’eby’olonda olw'ebifo ewalonderwa ebiggya ebitondeddwawo mu kibangirizi ky’amakolero eky’e Kapeeka. Bagamba nti kino kikontana n’amateeka g’ebyokulonda agatakiriza kifo kirondorwamu kutekebwa mu kifo ekitali kya lukale nga bagamba nti Industrial Park ye Kapeeka ekugira abantu okugendayo era ekuumibwa na mmundu.
Herbert Kamoga abaddeko e Kapeeka era kaatuwe ebikirawo ku nsonga eno.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: