OLUTALO MU IRAN: Abaalusimattuka balunyumya nga ‘filimu'
Автор: NTVUganda
Загружено: 2026-03-07
Просмотров: 16263
Описание:
Abayizi bannayuganda abaziddwa okwaboobwe okuva mu ggwanga lya Iran ewaabaluka olutalo, bagamba nti embeera gye baayitamu okutaasibwa ssi nyangu era bajja kulwawo okugyerabira. Bano banyumya nti kye baalaba mu kibuga Tehran tebandikyagalizza ggwanga lyabwe era nga baalina okutambula olugendo lwa ssaawa 13 okutuuka mu kifo we baali bayinza okukakasa nti tebajja kufuna buzibu.Tukitegedde nako nti waliwo bayizi bannaabwe abaatya okulinnya bbaasi eyaleetebwa ekitebe kya Uganda mu Iran nga batya nti bandisabibwa ensimbi zebataalina mu kadde ako..#NTVNews #NTVTonight #NTVWeekendEdition
Subscribe to Our Channel
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Connect with us on Messenger via m.me/NTVUganda
Contact us: [email protected]
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: