Okusunsulwa kwa Robert Kyagulanyi: Laba olugendo lwe bwelubadde okuva ewaka
Автор: Spark TV Uganda
Загружено: 2025-09-24
Просмотров: 26198
Описание:
Poliisi ewaliriziddwa okukozesa omukka ogubalagala, okugumbulula abawagizi ba munnakibiina ki National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu okubatangira okutambulira mu kibinja okuva mu maka g’e Magere okwolekera ekitebe ky’ekibiina kyabwe e Kavule webabadde balina okusimbula okwolekera e Lweza okusunsulibwa.
Obwedda ono buli gyayita asanga abantu bamulindiridde n’awalirizibwa n’okufulumya omutwe awuubire ku bawagizi be.
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: