Robert Kyagulanyi abalimi b’omuceere waakubaleka mu ntobazi
Автор: Akawungeezi
Загружено: 2025-10-02
Просмотров: 30274
Описание:
Akulira ekibiina ki National Unity Platform Robert Kyagulanyi,era nga y’akikwattidde bbendera mu kalulu k'omukulembeze w’eggwanga agamba nti ssinga awangula obwa pulezidenti gavumenti ye tegenda kugoba balimi bamuceere mu bisenyi,okujjako okubatendeka mu nnima etakosa butonde bwansi.Ono agamba nti okugobaganya abantu ku ttaka oba obutalima muceere mu bisenyi y’emu ku nsonga eviiriddeko abantu be Busoga okulumwa obwaavu. Bino abyogedde bwabadde akuyega abalonzi mu disitulikiti ye Bugweri ne Namutumba gy’asiibye olwaleero.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: