AKATTU MU BYOKULONDA: Ekyali e Butambala kya kulwawo okwerabirwa
Автор: Akawungeezi
Загружено: 2026-02-03
Просмотров: 8927
Описание:
Ebikwekweto ebyakolebwa ab’ebyokwerinda mu bitundu bye ggwanga eby’enjawulo ng’okulonda kw’omukulembeze w’eggwanga kyekujje kuggwe byaleka bangi nga battiddwa, abalala banyiga biwundu, songa abalala bali mu makomera.Mu kitundu kye Bulenga kiteberezebwa nti abantu bataano bebattibwa abebyokwerinda nga kuno kwekwali ne Susan Luwero eyali omugoba wa bodaboda.Abaaliwo ng’akubwa amasasi bagamba nti mu kitundu weyattirwa tewaali wadde kwekalakasa, kale nga bewuunya abaserikale gyebajja obuyinza obukuba amasasi mu bantu.Tutuseeko mu kitundu kino ewaali ettambiro.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: