Abe Busia bali mukutya olw'omugga Alupe okuteekebwamu eddagala eritandise okutta ebyenyanja
Автор: Spark TV Uganda
Загружено: 2025-09-26
Просмотров: 502
Описание:
Abawangaalira ku mugga Alupe Busia bali mukutya oluvannyuma lw’okuteekebwamu eddagala eritandise okutta ebyenyanja.
N’ebisolo ebinywa amazzi gano nabyo bitandise okufa, amazzi g’omugga guno gatandise okufuuka amaddugavu.
Kati abatuuze bali mu kutya nti nabo amazzi gano gandibatusaako obulabe.
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: