Okutta kw'Akena: Poliisi eyagala buli kizimbe mu kibuga nga kirina CCTV
Автор: Akawungeezi
Загружено: 2016-11-17
Просмотров: 3520
Описание:
Poliisi mu Kampala eyagala KCCA ekifule kya katala eri buli kizimbe mu kibuga okuba ne kamera enkessi era nga kino kibe kimu kubukwakulizo eri buli pulani y’akizimbe.
Okusinzira ku Muduumizi wa poliisi mu Kampala Frank Mwesigwa,singa ebizimbe naddala ebisinga okubamu enzigota y’abantu biba ne zi kamera enkessi ,kyakwanguyirizaako poliisi emirimu gyayo naddala mu kunonyereza nga waguddewo obuzibu.
Bino webijidde nga poliisi eri mu kattu okuzuula ekitufu ekyaliwo mu kiro ekyakeesa olwa Sunde Kenneth Akena mweyakubirwa amasasi agamujja mu budde
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: