OKUTEREEZA EBYENTAMBULA MU KAMPALA: Abakulira aba boda boda ne takisi baliko bye basabye KCCA
Автор: Akawungeezi
Загружено: 2026-02-28
Просмотров: 5692
Описание:
Abakulira eby’entambula mu Kampala bawabudde baagala ekitongole ki KCCA kyongere ku bungi bwa stage za bodaboda ne kikisi nga tekinalowooza ku kyakwagala kugoba bakolera bweru wa mateeka.Rashid Ssekindi akulira ekibiina ki UTOFU ekitaba abagoba a takisi ne ba kondakita agamba nti mu kaseera kano kyetaagisa okulowooza ku kutondawo paaka mu buli gombolola ya kampala, kikendeeze ku mujjuzo okuli mu kibuga.Bbo abagoba ba bodaboda batubuulide nti newankubadde baaniiriza enkyukakyuka zonna, naye stage 929 tezibamala.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: