Abakulembeze e Lyantonde basobeddwa, tetulina ssente z'akijjanjaba kawulula
Автор: Spark TV Uganda
Загружено: 2026-02-28
Просмотров: 122
Описание:
Akulira eby'obulamu mu district ye Lyantonde Dr. Moses avudeyo nateegeeza mubutongole nga Lyantonde bweyandiremerwa okumalawo ekizibu ky'obulwadde kya Kawulula oba Anthrax ekifuuse namulanda mu district eno.
Dr moses agamba mukiseera kino district etubidde n'ebizibu by'ensimbi nga newetwogerera tekyasobola kutambuza yadde omusawo omu okumutwaala okulondoola embeera y'ekirwadde mu bitundu ebimu.
Kikakasiddwa nti ekirwadde kya Kawulula kyekitawaanya ebisolo n’abantu e Lyantonde, oluvannyu lwebyavudde mu kukebera sample okukomawo.
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: