Omumbejja Addamu Okwebaza Abantu be Bungereza Abekalakaasa. Ate Zzo Sente Ze Kirabo Zeyongeddeko
Автор: Studio RediyoYaBaganda
Загружено: 2024-09-24
Просмотров: 606
Описание: Omumbejja Ndagire annyonnyola nti Embuga ya Kisekwa tewozesa Bataka ba Buganda. Ebyo ebye ddiiro lya Mayiga bulimba na kwefuula Kabaka. Akowoola abazzukulu ba Buganda yonna gyebali bawakanye ebintu ebyo. Ensonga ssi ya kika kya ffumbe kyokka n'Omutaka Mbirozankya, ensonga ya kukuuma buwangwa na nnono, n'abalijja basobole okubitambulirako obulungi. Omumbejja agenze mu maaso nayogera ku Ssomo lya Maama Nabagereka, ery'obuntubulamu, nga nalyo lirimu ebituli. Ate yo operation ey'okugabula Mayiga obugaati obumyufu ekyagenda mu maaso, nga n'ekirabo krensimbi ekyoyo anaasooka okumuteeba nakyo kirinnye.
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: