ABALONDEBWA NGA TEBALINA KIBIINA: Beegasse ku NRM, among abanjulidde ekibiina
Автор: Akawungeezi
Загружено: 2026-02-11
Просмотров: 3825
Описание:
Sipiika wa palamenti era omumyuka wa ssentebe wa NRM owookubiri Anita Among ategeezezza nga bwe bagenda okutunula munsonga zabasibe abali mu makkomera nga baakwatibwa mukiseera ky’obululu obwakaggwa olwo basaalumanya abaliyo bayimbulwe. Among agamba nti abakwate si babibiina ebiri ku ludda oluvuganya byokka wabula naba NRM. Ayanjulidde ekibiina ababaka abalonde mu palamenti abawangulidde ku bwannamunigina nga kati basazeewo okwegatta ku kibiina kino.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: