OKUTABAGANA N’ESSUUBI | LEESONI 09 | HOPE LEESONI
Автор: Hope Channel Uganda
Загружено: 2026-02-25
Просмотров: 23
Описание: Okuyita mu kufa kwe ku musaalaba, Yesu yatuukiriza okutabaganya ku lwa buli muntu na buli kintu, na ddala abaana b’abantu abayawulibwa okuva ku Katonda olw’ekibi, naye kati tutabaganyizibwa naye okuyita mu kukkiriza. Enteekateeka ey’okutabagana omuntu ssekinnoomu esabukululwa kitundu kya wiiki eno. Nga bwekiri ku mutendera gw’ensi yonna, kifuuka amazima agakola, n’okwagala kwa Katonda abantu bakyusibwa bwe bawulira enjiri n’okwetwalira Kristo Ye yennyini, essuubi ery’ekitiibwa.
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: