EMISOLO KU BIZIMBE: Amasomero e Mubende galaajanye
Автор: Akawungeezi
Загружено: 2024-07-18
Просмотров: 2287
Описание:
Abaddukanya amasomero g’obwananyini e Mubende bagamba nti boolekede okuggalawo amasomero gaabwe olw’omusolo gwamayumba gwebali mu kubabinika gwe bagamba nti gubayinze.Bagamba nti ssinga bekaka okusigala mu mulimu guno abazadde bangi abaandiremerwa okusomesa abayizi nti kubanga kino kijabetagisa okukubisaamu ebisale byesomero emirundi ebiri.Abatwaala eby’enjigiriza e Mubende bano babagumiza era nebabasaba okuddukira eri office zaabwe basobole okunyonnyoka enkola y’omusolo guno.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: