ENYIMBA Z'OMUKWANO LYRICS by Mowzey Radio
Автор: Lyrical Jerry
Загружено: 2025-11-15
Просмотров: 66
Описание:
#lyricaljerry #radio #enyimbazomukwano
Verse 1:
Tunula labayo omukwano bwegutandise okumenyeka
Enkovu ezaali ziwonye ozizemu mwoyuzayuza
Weluma nyo olulimi juuzi wano nga twogera
Nti abalungi bagwayo ogumide kunze
Omuntu omu, singa nali nina amagezi agakulekawo nekikoma
Gano amaziga genkukabira nenefulinayo agasangula
Okwagala nekubulwade obukukwatako tebiwona
Mazima ogendela ddala nga eyalwala kokolo okulemala
Ahhhhh
Hook:
Tuula Twogere Omulundi gwegusembayo,
Nzijukiza olunaku mudoboozi lyo
Nyimbira akayimba akali kaliko
Ohhhh Yeee
Chorus
Enyimba Zomukwano Zinyiiza
Ziwaana wana nyo abagalana
Nebwenziba amatu era zinoonya
Simanyi oba leero Nakessa
Nakyawaganye nekitagalana
Onyiziza omutima gumpalana
Verse 2:
Mukwano silina suubi walala yeggwe gwenina
Nabaali bansaba date nelekelayo nabamenya
Ngo’bade onjagala ani atamanyi
Wanzija nekumeeza wansalamu mukifananyi
Kino, naawe olinonya abakujulira nebabula
Nga nze akwagala osudde awo nowakankula abalemwa
Nina esuubi jooli, your part of me
Gwe Nebwenebaka nenemwa okuzukuka
Kankutonele akalabo olilaba ngako
Ojukire akatebe kenatulako
Okwagala kuba nkulaba bwekusana wo
Chorus
Enyimba Zomukwano Zinyiiza
Ziwaana wana nyo abagalana
Nebwenziba amatu era zinoonya
Simanyi oba leero Nakessa
Nakyawaganye nekitagalana
Onyiziza omutima gumpalana
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: