Akakiiko k'eby'okulonda kalabudde nga bwekagenda okunoonyereza ku mivuyo egyeyolekedde mu Wakiso
Автор: Spark TV Uganda
Загружено: 2026-01-29
Просмотров: 68
Описание:
Atwala akakiiko k'eby' okulonda mu disitulikiti y’e Wakiso Tolbert Musinguzi ategeezezza nga akakiiko bwekabakanye n'okunoonyereza ku bakozi baako ku mivuyo egyeyolekedde mu kalulu k’omulundi guno.
Ono atubuulidde nti yafunye okwemulugunya okw'enjawulo ku byavudde mu kulonda ebigambibwa nti byakyusiddwa kyokka n’alabula abaabikoze nti anakwatibwa wakuvunaanibwa ng'omuntu.
Bbo abalina okwemulugunya abawadde amagezi okuddukira mu kkooti okufuna obwenkanya kubanga naye byeyasomye baabimuwadde buwi.
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: