EDDWALIRO LY'ABAKYALA E MULAGO: Lyetaaga akawumbi kamu n'obukadde bisatu okuddaabirizibwa
Автор: Spark TV Uganda
Загружено: 2026-03-17
Просмотров: 21
Описание:
Kitegeerekese nga eddwaliro ly’abakyala e Mulago bweryetaaga akawumbi kalamba n’obukadde bisatu okuliddaabiriza, oluvannyuma lw’akasolya kaalyo okutandika okutonnya.
Okusinziira ku Dr. Sam Ononge akola nga akulira eddwaliro lya Mulago, buli nkuba lwetonnya abasawo n’abalwadde banoonya wa kweggama olw’amazzi agayita mu kasolya.
Agamba embeera okudda mu nteeko akasolya konna kalina kutikkulwako - kinajjukirwa eddwaliro lino lyaggulwawo mu mwaka gwa 2018.
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: