ABATAWAANIRA KU KYEYO: Alipoota eraga bagoberera amawulire amakyamu okufuna emirimu
Автор: Akawungeezi
Загружено: 2026-03-16
Просмотров: 1969
Описание:
Waliwo okunoonyereza okukoleddwa ettendekero ely’e Makerere ne bakizuula nga bangi ku bannayuganda abaagala okugenda ebweru okukuba ekyeyo, amawulire ku kampuni ezibatwala bagajja ku mutimbagano, ekibaleetera abamu okubbibwa, n’okutundibwa ng’abaddu naddala mu nsi za buwarabu.Okunoonyeraza kuno kwalaze nga disitulikiti nga Butambala , Iganga ne Busia zeezimu ku disitulikiti ezisinga okuvamu abagenda okukukula ebweru we ggwanga , kyoka era nga eno wewali abantu abasize okunyagibwa nga balafuubana okutwalibwa okukola.Abakulu mu minisitule yabakozi bagamba nti emize gyino gyisinga kukolebwa kampuni ezitalina lukusa lukoma mirimu egyo.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: