ENGUUDO EZITAGGWA: Minisita agamba ezimu zitandikibwa lwa byabufuzi
Автор: Akawungeezi
Загружено: 2026-03-04
Просмотров: 6754
Описание:
Tukitegedde lwa leero nti waliwo enguudo gavumenti z'etandika okukola n’ekigendererwa eky'okuzannya eby'obufuzi yeggyeko akazito abantu kebaba bagitaddeko wabula oluvannyuma nezizinngama.Okusinziira ku minisita w'ebyentambula Gen. Katumba Wamala, kino ky'ekimu ku biviiriddeko emirimu ku nguudo ezimu okukona n'ekizza enkulaakulana eba etandikiddwako emabega. Palamenti yo egamba nti ekooye okuyisa ensimbi z'okukola enguudo kyokka ate n'eddamu okuwulira nti emirimu gikandaliiriridde.Bino Katumba abyogeredde ku mukolo gw'okwefuumitiriza ku mirimu gya ba Yinginiya mu ggwanga ogubadde mu Kampala.#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: