NUP ekukkulumidde akakiiko k’ebyokulonda, Florence Asio azuuse
Автор: Akawungeezi
Загружено: 2025-10-25
Просмотров: 24956
Описание:
Florence Asio NUP gwe yawa bendera okuvuganya ku kifo ky'omubaka omukyala owa Bukedea amaze n'azuuka. Mu katambi kaweerezza abakulu mu kibiina ki NUP Asio ategeezezza nti embeera mwali ssinnungi olwebyo bye yayisiddwamu wabula nga talambuludde nnyo. Abakulu mu NUP bakukkulumidde akakiiko k'ebyokulonda okulemesa abantu baabwe okusunsulwa.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: