OKUYIMBULWA KWA MUHAMMAD SSEBUUFU:ab’ekitongole ky’amakomera besamudde eby’okukibaamu n’omukono
Автор: Akawungeezi
Загружено: 2026-03-02
Просмотров: 10376
Описание:
Abakulu mu kitongole kyamakomera beesamudde eby’okubaako kye bamanyi ku kuyimbulwa kwa Muhammad Ssebuufu, eyasonyiyiddwa omukulembeze we ggwanga ku lw’omutaano lwa ssabiiti ewedde.Ayogerera ekitongole kino Frank Baine agambye nti bbo bakolera ku birago bya mukulembeze wa ggwanga,kyoka nga naye amannya gaabo banaasonyiwa gamuweebwa kakiiko akalambikiddwa mu ssemateeka.
Ono asabye bonna abalina abantu abaagala okusonyiyibwa, okufaayo okugoberera e mitendera.
#ntvnews
#Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: