Omwana gwe baaliisi empitambi ab’obuyinza bamuggye ku nnyina
Автор: Akawungeezi
Загружено: 2024-11-05
Просмотров: 15421
Описание:
Omwana eyaaliisibwa empitambi e Masaka aggyiddwa ku nnyina natwalibwa mu kifo awalabirirwa abaana okulaba nga tayongera kutulugunyizibwa. Abavunaanyizibwa ku mbeera z'abantu mu kitundu kino batubuulidde nti ekifo omwana wabadde awangaalira kirimu obumenyi bw'amateeka bungi nga yensonga lwaki baggyeyo omwana asobole okulabiriwa obulungi. Tukitegedde nti olwaleero Omukazi eyakola ebyambyone ku mwana ono asimbiddwa mu kkooti naggulwako ogw'okutulugunya omwana mu ngeri embi ennyo era n'asindikibwa ku alimanda.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: