NAGIRINYA NE KITAYIMBWA: Abagambibwa okubatemula basisinkanye omulamuzi
Автор: Akawungeezi
Загружено: 2019-09-12
Просмотров: 5046
Описание:
Abakwatibwa ku by’okuttibwa kwa Maria Naggirinya ne Ronald Kitayibwa , batandise okutwalibwa mu kkooti ezenjawulo okukola siteetiment n’abalamuzi .
Siteetimenti ekika kino eyitibwa Confession statetementi mulufuutifuuti ekolebwa nga oli akiriza omulamuzi nti ddala omusango yaguzza , era omulamuzi amulabula ku kabi akalimu singa amala gekkiriranya .
Wabula tukitegeddeko nga kino bwekitatambudde bulungi olw’abalamuzi okugamba nti tebawereddwa budde bumala kwetegeka.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: