Ekitundu kye Lwemiyaga kikyali kiwotofu olw'amagye okulumba olukungaana lw’omubaka Ssekikubo
Автор: Akawungeezi
Загружено: 2025-06-27
Просмотров: 33372
Описание:
N’okutuusa olwaleero, ekitundu kye Lwemiyaga kikyali kiwotofu, olw’embeera eyaguddewo olunaku lw’eggulo, amagye bwe gaalumbye olukungaana lw’omukaba Theodore Ssekikubo, nebakuba amasasi agasse omuntu n’okulumya omubaka Ssekikubo.Okwelumiriza kukyali kungi, nga abawagizi ba Ssekikubo bino byonna babitadde ku munne bwe bali ku mbiranye Gen. Emmanuel Rwashande.Tukitegeddeko nti mu zimu ku nkungaana ze, Rwashande z’abadde akuba, abadde yeewerera Ssekikubo ono, nga amulumiriza naye okudda ku bawagizi be n’abakuba.#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Повторяем попытку...

Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: