Omwana eyabuziddwawo mu Kisenyi; poliisi ekyalemereddwa okuzuula ebikwata ku y’amututte
Автор: Akawungeezi
Загружено: 2024-09-10
Просмотров: 31740
Описание:
Waliwo omukazi atannamanyika bimukwataako poliisi gw'eyigga oluvannyuma lw'okubba omwana ku Kanisa y'abalokole emu mu Kampala.Omwana eyabbibwa ye Ella Ashaba nga wa myaka ebiri n'ekitundu era nga bazadde be baali bamusindise ne banne okusoma Sunday School.Bazadde b'omwana ono webali tebateredde kuba tebamanyi nsonga lwaki omukazi oyo yabulawo ne muwala waabwe.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: