Abatuuze baakuyigirizibwa okulima obummonde obuzungu e Sebei
Автор: Akawungeezi
Загружено: 2026-02-15
Просмотров: 1086
Описание:
Gavumenti ya Uganda nga eri wamu ne bamusiga nsimbi batandise okusomesa abantu b’e Sebei ennima enungi ey’obumonde obuzungu ,kibayambe okwegobako obwavu.Enkola eno bagitandikidde mu balimi abeegattira mu kibina ki Sebei Elgon Cooperative Union,nga bano bakolaganye ne musiga nsimbi owa Itracom Fertlizers akola ebijjimusa.Okuyita mu nkola eno,kisuubirwa nti enjala n’obwavu byakutuulwa ku nfeete.#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: