Kiyinda-Mityana: Ekifo ekirina ebyafaayo ebingi ku bajulizi
Автор: Akawungeezi
Загружено: 2016-06-02
Просмотров: 5262
Описание:
Esazza lya Kelezia, Kiyinda -Mityana abakatuliki kwebatadde amaaso omwaka guno mu kukuliramu ebikujjuko by’olunaku lw’abajulizi ba Uganda olunaku olw’enkya.
Oyinza okugamba nti ddala wamma ggwe lisaniidde kubanga eno esibukayo abajulizi abawerako.
Noa Mawaggali, Lukka Baanabakintu ne Matia Mulumba bonna balina akakwate ku sazza lino era kino kiriviirako okuba n’ebyafaayo njolo naawe by’obadde tomanyi.
Kati nno tubikukunganyiriizza otegeere lwaki n’ekifo kyennyini kiyitibwa Kiyinda.
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: