KAZIGIZIGI MU AMERICA: Omuzira gubuutikidde ebibuga
Автор: Akawungeezi
Загружено: 2026-02-23
Просмотров: 3981
Описание:
Omuzira ogwaaludde okulabwako gubuutikidde kibuga New York eky’eggwanga li America n’ebitundu ebirara okuli North Carolina , northern Maine, New Jersey, Rhode Island, Pennsylvania ne Connecticut songa kitegerekese nti ne mu bitundu ebimu ebya Canada gutuuse.
Omuzira guno gutuuse mu buwanvu bwa Inch 22.
Meeya wa New York Zohran Mamdani alangiridde akaseera ak’akazigizigi mu kibuga kino, era naasaba abantu bonna okugira nga basigala e waka.
Munywanyi waffe Moses Mukitale ali mu ggwanga lino, atulaze embeera nga bw’eri.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: