Letter to Babaluku official music video -
Автор: Eodubuganda
Загружено: 2014-09-21
Просмотров: 31857
Описание:
Letter to Babaluku
Is a open letter to Babaluku. a true life story of great times spent together during their times at the community house in Makindye.
Produced by Psalmz
Written, Edited and Directed by Bana Mutibwa!
for more info
http://banamutibwa.org
Lyrics
Dear Silas,
Gwe muzira wange gwe manyi akyali ku nsi
Leero nsazeewo nze mbake ekalamu mbisse wansi
Nga bwetwatera okalanga mu rap class
Watuyigiriza obala beats nga zi Encesence, ne Girl You Know
Naye enaku zino omukwano gwagenda
Bwe nkusanga kukkubo nkuyitako ngenda
Ye David gyeyalaga simanyi oba alidda
Musubwa ku Sunday nga ateledde munsonda
Twandizeeyo e Makindye netuba ffembi
Nga omwaka gwa 2009 gwali gwa nkumbi
Twapoota ne Maughan girl ku nkambi
Art class ebisiige byali bya Xubie
Jukiramu rehearsal z’ekiro awo ne BB
Weyakuba omukyele sikata amele entumbi
Waba kitaffe fenna bwetwajja kunyumba
Oluusi twayomba, olumu twalwana
Nga tukuloopela obusonga bw’embwa ng’abaana
Tetwegaana oluusi twakuleekanya
Nga tukusaba otuwe obuvaazi obwaali obwelinnya
’’We ride bodas’’ obuwojjolo nga twalinnya
Tw’alina elinya mu City
Ku Club Rouge anti nga ndi ku duty
Every Tuesday gonna g’ali mazima
Ekituufu girl wo oyo Roshan sikaaki ng’ankyoma
Jukiramu time nga ne mugagga w’ali
Ku Stacy ne Amy nga mw’akuba olwaali
Blaze tali Kampala simanyi nange gy’ali
Mimi ne Grace bakutumide gyebali
Ne Destreet Art emaali aky’akola ez’akabi
Luga flow Army, mu city lye jje lya’babi
Ze nsigo zewasiga amakungula k’ebe ngabo,
Ekutte Luga Flow yye y’atagalwa balabe bo
Nkulengera kukitabo, oky’ali byantalo nnyo
Otufumbira kaki Chief, nga oluddewo nnyo
Tulinze, naffe obwaffe tubupanze bulinze,
Osumulule omulilo tuguzze,
Like father like son, siva ku plane
Nawano wendi omulamwa kwendi nky’akuba plan
Nsonda jjaani, nange ntuukeko e New york
Mu DC, mu Philly ne Canedicade
Ngendeko ku Trinity nkukooneko ku simu yo
Nti hallo Babs oliwa nyingiddewo mu Vancouver
Nga omutambuze the world traveller ye ngombo kwe siva
Ngambira Horra Sias, the war is over
Bwangwako ku block ambogeko nga gweyazaala
Negwozadde akuba luga ate nafuna ekitiibwa
Yours sincerely
Sigande nze Bana Mutibwa
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: