Waliwo abagamba nti ebyambalo by’abalamuzi bya nkola nkadde
Автор: Akawungeezi
Загружено: 2026-02-14
Просмотров: 3223
Описание:
Abagoberera eby’amateeka baagala ekitongole ekiramuzi kitandike okulowooza ku ky’okuwera ebimu ku by’ambalo eby’abalamuzi ebirina akakwate ku bafuzi b’amatwale, kyoka nga bigula buwanana. Bano bagamba nti enkufiira z’abalamuzi kyenkana zigula obukadde nga makumi abiri, kyebagamba nti tekikyakola makulu kubanga n’amawanga agaabigunjaawo gatandise okubidibya. Ekitongole ekiramuzi kitubuulidde nti ensonga eno bazze bagitesaako, era nga bali mu kwebuuza okusembayo nga tebanakola kusalawo ku kyakugoberera.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: