Abasomesa ba arts bapondoose: Bakkirizza okudda mu bibiina
Автор: Spark TV Uganda
Загружено: 2025-07-01
Просмотров: 11
Описание:
Abasomesa b’amasomo ga Arts, basazeewo okudda mu bibiina oluvannyuma lw’akediimo kabwe akakulungudde kumpi omwezi mulamba.
Tukitegedde nti baano baasisinkanye omukulembeze w’eggwanga olunaku lweggulo, nebakkaanya okwongezebwa mu bitundutundu okumala emyaka ena.
Kinajjukirwa nti akediimo kaabano kaava kubannabwe aba science abaayongezebwa omusaala bbo nebatafiibwako.
Повторяем попытку...

Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: