Omujjuzo mu ddwaliro ly’e ntebe
Автор: Akawungeezi
Загружено: 2026-02-15
Просмотров: 2574
Описание:
Abasawo ku ddwaliro li Ntebe Grad B Referal Hospital batubuulidde nga omujjuzo oguli mu dwaliro lino bwegutandise okukosa embeereza yaabwe.Akulira eddwaliro lino John bosco Nsubuga atugambye nti buli mwezi bazaalisa abakyala abatakka wansi 570, kyoka ebitanda tebimala ekviirako abamu okwebak ku ttaka.Ono atugambye nti bafubye okutegeeza minisitule ye by’obulamu ku kusomooza kwe bayitamu kyoka tebafuna nga kwanukulwa kwonna.#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: