Ab'eng'anda b'abawagizi ba NUP abakwatibwa bakonkomalidde ku poliisi e Mbarara
Автор: Spark TV Uganda
Загружено: 2025-11-11
Просмотров: 639
Описание:
Ab’enganda z’abawagizi ba NUP abakwatibwa ku lwokutaano lwa wiiki ewedde poliisi lweyabazingako nga boolekera Bwizibwera pulezidenti w’ekibiina Robert Kyagulanyi Ssentamu weyali akubye olukung'aana bakonkomalidde ku kitebe kya poliisi e Mbarara oluvannyuma lw’okubakugira okubalabako.
Bano poliisi obwedda ebagamba kimu baguminkirize kyokka wadde baguminkirizza ate bagenze okulaba ekimotoka kibajjawo nebatwalibwa mu kifo kyebattannaba kumanya.
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: