Ensengeka y’amalwaliro e Luwero: aba gavumenti boogedde obuzibu webuva
Автор: Akawungeezi
Загружено: 2023-11-19
Просмотров: 1261
Описание:
Amalwaliro ga gavumenti g’egasiinze okukola obubi mu buwereza bw’eby’obulamu mu district y’e Luwero okusinziira ku alipoota efulumiziddwa ekitongole ky’eby’obulamu ekya district eno. Abakulembeze mu kitundu kino omutawaana bagutadde ku bbula ly’eddagala, omuwendo gw’abasawo omutono nga kwotadde ebbula ly’ebisulo by’abasawo. Atwala eby’obulamu mu district eno Dr. Innocent Nkonwa agamba nti alipoota nga zino zibayamba okwekubamu tooci. #NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: