Dr. Onzivua: Ababaka baweze obutava Kireka
Автор: Akawungeezi
Загружено: 2012-12-19
Просмотров: 1981
Описание:
http://www.ntvuganda.co.ug/
Waliwo abakulu mu minisitule y'ebyobulamu abatubuulidde nti beebakiriza Dr. Sylvester Onzivua okugenda e South africa okutwala sampo ezagyibwa ku mugenzi Cerinah Nebanda okwekebejjebvwa.
Poliisi yategeezezza jjo yakutte Onzivua ono kubanga yabadde tafunye lukusa kukola kino. Jane Ruth Acheng akulira eby'obujjanjabi mu ministule y'eby'obulamu agambye nti poliisi yennyini yeeyasaba Dr Onzivua abeere ekitundu ku banoonyereza ekyavaako Nebanda okufa. Achieng agamba nti omusawo ono okutuuka okugenda e South Africa yabadde asabye n'olukussa. Omusawo akyali mukwate era poliisi egamba egenda kumuggulako omusango.
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: