SSENTE ZA MUSEVENI: Ab’ekibiina ki FUTA bakyakola ku nkalala z’abasuubuzi abafiirwa
Автор: Akawungeezi
Загружено: 2026-01-31
Просмотров: 2677
Описание:
Abasuubuzi abeegattira mu kibiina ki Federation of Uganda Traders Association - FUTA bakyakola ku nkalala z'abasuubuzi baabwe abaayonoonerwa emmaali mu mataba omwaka oguwedde. Akulira ekibiina kino John Kabanda agamba nti waliwo akakiiko akassibwawo okusunsulamu abasuubuzi bano era nga ke kali mu kukola omulimu guno. Bino abyogeredde mu lukungaana lw'abasuubuzi mwe basinzidde okusoma embalirira yaabwe ey'omwaka guno.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: