Okulima Biring'anya
Автор: Akawungeezi
Загружено: 2013-06-12
Просмотров: 10707
Описание:
http://ntvuganda.co.ug/
Joseph Ssenteza omutuuze w'e Mpigi, okulima biringanya kumufudde binojjo. Biringanya amulimira ku ttaka lya yiika emu n'ekitundu, wabula nga buli sizoni annyuka n'obukadde 20 ate omwaka agamba nti atera okufuna obukadde obusoba ne mu 35, bw'amala okuggyako z'akozesezza. Joseph atubuulidde emitendera omuntu gyasobola okuyitamu okulima biringanya n'amufunamu. Lima, Lunda, Gaggawala.
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: