Okulunda obumyu: Abalunzi bagenda kubukolera emidaala
Автор: Akawungeezi
Загружено: 2016-03-26
Просмотров: 13000
Описание:
Newankubadde kimanyiddwa bulungi nti Obumyu nsolo ezirundibwa awaka, abantu abasinga babulunda nga kyakubasanyusaamu.
Bangi ku bano tebalyanga na ku nyama ya kamyu kumanya buwoomi bwako nga kino kyandiba nga kisibuka ku bbula ly’ebifo by’olukale awayinza okusangibwa enyama eno.
Ekibiina ekitaba abalunzi b’Obumyu mu ggwanga ki Uganda Rabbit Farmers Association kyakutandikawo bbucca omuttirwa Obumyu olwo nga buli ayoya ku nyama eno amanyi bulungi aw’okugisanga.
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: