Ekitongole ki National Drug Authority kikutte abantu babiri lwakuba na ddagala lya gavumenti
Автор: Spark TV Uganda
Загружено: 2026-02-28
Просмотров: 209
Описание:
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kukuuma omutindo gw’eddwagala mu ggwanga ki National Drug Authority kiriko abantu babiri bekikutte ku bigambibwa nti babadde balina eddagala lya gavumenti.
Ekikwekweto kino kiyindidde mu district nnya okuli Lwengo, Kalungu, Rakai ne Kyotera, nekigendererwa ekyókufufuggaza aberimbika mu mulimu gw’okujjanjaba abantu nga tebalina bisaanyizo.
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: