Ekifo ky’omubaka omukyala owa Mpigi kiriko abakivuganyako munaana
Автор: Spark TV Uganda
Загружено: 2025-12-26
Просмотров: 2146
Описание:
Waliwo kaluma nywera kw’ani anaawangula ekifo ky’omubaka omukyala owa disitulikiti y’e Mpigi ekiriko abakivuganyako munaana.
Kubano, buli omu awera okumegga munne era atwale obuwanguzi bw’ekifo kino newankubadde nga bonna beemulugunyizza ku kiseera ekitono kyebaweebwa ate nga disitulikiti nenne ebitagambika.
Tuwayizzaamu n’abamu ku bbo, nebatubuulira enteekateeka buli omu z’alina okumuwanguza ekifo kano.
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: