OKULWANYISA OBUMENYI BW'AMATEEKA: E Mityana abagambibwa okubbisa ebijambiya bakwatiddwa
Автор: Spark TV Uganda
Загружено: 2026-02-26
Просмотров: 618
Описание:
Poliisi e Mityana eriko abantu beekutte, ku bulumbaganyi bw’ebijambiya obubadde bwefudde mmo mu disitulikiti eno.
Bano oluvannyuma lw’okukwatibwa, amaka gaabwe gayaziddwa, newasangibwayo ebintu ebiteeberezebwa okuba ebibbe.
Poliisi eweze nga bwekyanoonya abalala abali mu kakundi kano, nga abo abazze batuusibwako obuvune basabye abakwate baweebwe ekibonerezo ekibasaana.
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: