Ekidyeri ekigatta Buyende ku Serere kitongozeddwa
Автор: Akawungeezi
Загружено: 2026-02-20
Просмотров: 1652
Описание:
Gavumenti ya Uganda etongoza ebidyeri bibiri ebigenda okusabaza nga abantu ku Nyanja Kyoga okuva mu disitulikiti ye Buyende, okudda e Kaberamaido ne Serere. Ku mukolo guno Ssaabaminisita wa Uganda Robinah Nabbanja y’akikiridde omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni ku mwalo gwe Bukungu mu disitulikiti ye Buyende. Kati abatuuze basaba nti ne kkubo eriva e Jinja okuyita e kamuli lituuke e Buyende nalyo lyo likolebwe.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: