ABANTU ABASOBA MU 100 BEEMULUGUNYA KU BWAKABAKA: Baweereddwa olukusa okuzimba ku ttaka ly'amasiro
Автор: Spark TV Uganda
Загружено: 2026-03-11
Просмотров: 22
Описание:
Abantu abasoba mu 100 baddukidde mu minisitule y'eby’ettaka nga beemulugunya ku bwakabaka okubalemesa okuzimba ku ttaka lyabwe lye baagula ku ttaka ly’amasiro ga Ssekabaka Ssuuna II e Wamala mu disitulikiti y’e Wakiso.
Bano balumiriza Nalinnya Sarah Nattu okubaguza kyokka oluvanyuma obwakabaka nebubayimiriza nga bakkaanyiza okubaliyirira ekitaakolebwa.
Minisita omubeezi ow'eby’ettaka Sam Mayanja bano abalagidde bagende mu maaso n'okukozesa ebibanja byabwe.
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: