APOLLO Makubuya
Автор: Wbs TvUganda
Загружено: 2015-11-10
Просмотров: 848
Описание:
Omumyuuka wa Katikiro wa Buganda ow’okusatu Owek Apollo Nelson Makubuya ayambalidde gavumenti olw’okulemwa okuwa banna Uganda enfuga bbo gyebetanira, olwo n’eryooka ebateeka mu ngeri ey’ekipooli.
Makubuya ategezeza nti bana Uganda baamala dda okusalawo nti bagala nkola ya federo, wabula nga abakulembeze bazze befuula bannampulira zibi.
Ayongeddeko nti Buganda yetaaga nkola ya federo, nga n’olwekyo kiba kyabulyazamanya obutawa bantu kyebeetaaga.
Ono awanjagidde kattikiro wa Buganda Charles Peter Mayiga ku mulundi guno aleme kwaniriza bantu bona abanagenda nga bekulubeeseza mu ofiisi, Kyoka nga tebawagira nkola ya federo.
Повторяем попытку...
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео
-
Информация по загрузке: